Engeri Y’okulima N’okutereka Omuddo gw’ente Lolium Italicum(Luganda) … How to grow Fodder – Lolium Italicum for Cattle (English)

Posted by Mrs Muwanga – Vice Chariperson of CELAC Masaka District Network
Translated to English from Luganda by Maria Nakirya (Read English Version below the Luganda one)
mrsmuwanga-learning-computer.jpg
Ensigo y’omuddo guno yatuwebwa oluvannyuma lw’omusomo ogwali mu Italy ogwategekebwa Corfilac mu kibuga ky’e Rugusa

Omuddo gunno tugulabye nga gutera okumulisa okuva mu mwezi gw,okutaano okutuuka ogw’omwenda.Gumulisa ekimuli kya kakobe.Ekimuli ekyo kitenkwa kuba kisajja nakikazzi.Empeewo yetambuuza.

Twalaba ng’ omuddo ogwo gusimbibwa awaali olusenyusenyu, eryolubumbabumb n’eriddugavu.Era twalaba nga omuddo ogwo guba n’ekimuli kyakakobe.Gukolebwamu emmere y’ebisolo naddala ente,mulufutifuti gwetuyita hay.

Ensimba
Wewale okusimba omuddo guno mukisiikirize. Tegeka ennimiiro yo bulungi, tekamu ebingimusa .enkuba bweba etandiise okuntonya.Ensiga ya kumansa.Teeka ensigo mugalo tandiika okumasa wona.Toyiwako ttaka lingi .enkuba bweba nga eweddeyo olina okufunkiirila mpaaka nga bimeze.
Okukoola yisaamu kakumbi.

Amakungula
Twalaba nga omuddo guno gulina emigaso mingi
•Ofunamu omuddo gwensolo
•Onfunamu ebibikka olusunku
•Ensigo

Entereka ya hay.oba silage.
Ofuna najoolo esaala obulungi nosaala omuddo ogwo.nolyoka ogutematema.Funa akaveera akkoluwewere nga omanze ddiira omudddo ogwo guuse mukaveera ako Siba mukaveera akasooka bwo mala siiba ensonda nesonda.nga bwonyingiriiza ennyo empewo eleme kuberaamu.Bwomala zinga mukiveera ekyomubiri omunene bwomara ssiiba era esoondanesoonda.
making-grass.jpg
Twala oterrekke bulungi.muunyumba awawewevvu.Era awo wogukumi ngumalilawo daala ebbanga ngalyamyezi 6.Olwokuba guterekebwa okumala ebbanga ddene guba mulungi naddala mu budde bwenjala/oba obw’omusana

……………………………………………………………………………………………………………

The seeds of this grass were given to us after cheese making training in Italy by Corfilac in Rugusa.This grass usually flowers between May and September. It has a purple flower.Polination is by wind.

We realized the grass needs sandy, loamy and clay soil. It is used to make animal feeds (hay) and as green manure.

Planting
Avoid planting this grass under shade. Prepare your garden, adding fertilizers incase the soil is poor. When the rain season begins, start planting and incase there is no rain, irrigation should be done until the grass germinates. Planting is by broadcasting. Cover with very little soil. Weeding should be done with a help of a hand hoe.

Harvesting
We realized that this type of grass has various uses
•Its used as an animal feed
•It is used as green manure
•Seeds can be got and sold or stored for the next season

Storage
Get a cutting instrument and cut it into small pieces. Get a soft polythene bag and put the grass .Tie tightly (tie all corners) while pressing it to remove all the air. Then tie in a polythene with a harder cover and tie tight again. Try to tie all corners.

It is now ready for storage. Hang it somewhere in a cold house. It can be kept for over 6 months. It is recommended that this method should be used to store hay for drought conditions

One response to this post.

  1. patch perfect grass seed

    patch perfect grass seed

    Reply

Leave a comment